1 Corinthians 16:5-7

Enteekateeka za Pawulo

5 aŊŋenda kujja gye muli nga mpitira e Makedoniya, gye ndimala akabanga akatono. 6Osanga ewammwe gye ndimala ebbanga eriwera, oboolyawo ndiba nammwe mu biseera eby’obutiti byonna, mulyoke munnyambe buli gye nnaalaganga. 7Saagala kubalabako kaseera katono, nsuubira okumala nammwe ekiseera, Mukama waffe bw’alisiima.
Copyright information for LugEEEE